Abakulembeze wamu n'abatuuze mu division ye Ggoma mu municipality ye Mukono balaagyana olw'ebbula lyamasannyalaze mukitundu kyabwe .Bano bakulembeddwamu sentebe wa Lc3 Amphred kyasa .bagamba nti ekiviiriddeko ekizibu kino gwe muwendo gw'abantu abeyongedde mukitundu nga ate transformer tekyabamala. Bwotyo sentebe nasaba bekikwatako baveeyo babayambe.
Bino bibadde mu lutuula lwa council ya division ye Goma
Mulukiiko luno , Bano batongozza emotoka egenda okubayambako mukusomesa abantu okusasula omusolo . Wano omumyuka wa speaker wo lukiiko luno Dorothy Nakatto alaze obwennyamivu olw'abantu abakozesa obubi sente za PDM , bwatyo nasaba abakulira emiruka okujjawo okusosola mubantu nga bagaba sente zino
.
No comments:
Post a Comment