"Temutyoboola Bakulembeze Bannamwe" -Oweki .Robert Wagwa Nsibirwa ~ LUWEERO ONLINE RADIO

"Temutyoboola Bakulembeze Bannamwe" -Oweki .Robert Wagwa Nsibirwa


News Desk 

Oweki .Robert Wagwa Nsibirwa omumyuka wa katikkiro 11 avumiridde abakulembeze abavvoola bannaabwe n'okwawulayawula mu bantu "abakola kino mukkakanya ekifaananyi kyamwe kubanga abantu batandika  okubala mungeri."

Bino Wagwa Nsibirwa abyogeredde mu maka Bishop James Williams Ssebagala mukusaba kwo kwebaza katonda okumusobozesa okumufuula omukulembeze mu kanisa ya Uganda  .

Nsibirwa era yebazizza Ssebaggala olw'emirimu gyakoze mukkanisa ya Uganda ebbanga ly'akulembedde e mukono ,  wamu n'e luweero .

Okusaba kuno kukulembeddwamu Ssaabalabirizi Steven kazimba Mugalu .into atenderezza nnyo 

                                          

No comments:

Post a Comment