Ensi bwengenze ekyuka .nenzimba y'amayumba ekyuse , Mu masoso gebyalo ennyumba ezitimba mwamba zitandise okwefuga yo anti buli azimba ennyumba eyamaka gyazimba..
Kulyako kaabunyata ekisangibwa mu town council ye kamira mu district ye Luweero. Gyetusanze muzeeyi kananula Derick (87 ) .nga ono yasazeewo azimbe ekika kyenyumba kyekimu .atutegeezezza nti mutabani we ategerekese nga mwesigwa James .yeyamuwa sente ezizimba enju eno .kubanga nti ekika kyennyumba kino kyekiri kumulembe ."ekirungi ennyumba eno etutte ekifo kitono ate nga erabika bulungi" Eng.wannyumba eno ezimbibwa katamba Tonny atetegeezezza nti abantu abamu bakyali mabega naddala webituuka mukuzimba kubanga abamu tebafuna bakugu kubabuulira kituufu bwebatyo nebamala gazimba nti kyekiviiriddeko amayumba agasinga okugwa nga gakyali mapya ...
Omukugu mubyokuzimba Ronald kikanda .asabye abantu bulijjo okufuna olukusa nga tebannazimba mayumba .
Ono era akubirizza abazimbi obutakuba njawulo kubikozesebwa ebibeera bibaweereddwa okuzimba.

No comments:
Post a Comment