Banna-uganda basabiddwa okusabira e nnyo ababaka mu parliament ya Uganda baleme muyisa mateeka atyoboola ekitiibwa kya katonda wamu naago agalumya abantu bebakulemera "bateese kulwobulungi bwe ggwanga so ssi okuweereza omuntu omu " Ssaabasumba wayogeredde bino nga ekibiina ki NRM .baagala kukomyawo n'ongoosereza mu tteeka lya UPDF erinasobozesa court y'amagye okuwozesa abantu byabulijjo.
Mungeri yeemu Ssaabasumba yebazizza nnyo banna-mawulire obakoze obulungi okubunyisa ekigambo Kya katonda .
Bino Ssaabasumba Paul Ssemwogerere abyogeredde mu Mmisa yo kusiiga e vvu ku lutikko e lubaga , ayambiddwako vicar general mgr Charles kasibante. Episcopal vicar fr Achilles mayanja nabalala
Mungeri yeemu Omusumba w'eSsaza lye kiyinda-mityana .Bishop Anthony Zziwa asabye abantu abalina obuyinza okuwa abalala e mirembe. "Tunyikire okukola ebyo ebireeta emirembe eri bantu bannaff
e.
No comments:
Post a Comment