Abatuuze , kukyalo katagwe-Bukiibi mu Kamira Town council, basamaaliridde , olw'omuwala okwekweka
Amawulire getufuna gala , omuwala ategeerekeseko erya Sharia nga muwala wo mukyala Naffula nga banna batuuze kukyalo kino .baategese omukolo kw'okukyala nga Shadia agenda kulaga bazadde be omwami gweyafunye . Era bwezaaweze essaawa nga ssatu ezekiro ( 9:00pm) .abako nebatuuka , nga bano babadde bava mubitundu bye Kamira mu trading center , era omuko omukulu ategeerekeseko lya "Lasita" . Bano bajjidde mu Mu mmotoka bbiri . Era baleese ebintu ebitonotono omuli ssaaka, ennyama, omukyere, nebirala bingi , kyokka omugole omukyala bwyalabye bbaawe atuuse ye neyeemulula busota nga agamba mbu ye tagenda kubifumbirwayo .ono era kigambirwa nti yaddukidde eri boyfriend we ow'okukyalo okwo ! Kyokka bbo abagole abasajja wamu Ne maama w'omuwala , obwedda bakanda kulinda , nga tebamulabako okutuusa webategeezeddwa nga omuwala agambye ejja kufumbirwa . ! Era baasimbudde emmotoka zaabwe nebaddayo n'ebintu byabwe .
Wabula neighbor w'omukyala Nanfula ategeerekeseko erya Maria , obwedda asekera mukikonde kubanga mu munnaku ntono emabega ( less than a week) ,abadde yakategeka omukolo gwegumu kyokka abako nebatalabikako ...!!!!
Editorial team.
No comments:
Post a Comment