Oluvannyuma lwa katikkiro wa Buganda Owekitiibwa Charles Peter Mayiga ovaayo nayimiriza annyambe z'omuyimbi Wabuye Gereson= Gravity omutujju ne munne Mukasa Yasin .aka Lil pazo okuddamu okuzannyibwa kumikutu gy'aBuganda omuli CBS ne BBS .nga abalanga kumansa ntungo mu muzimu kunnyimba zaabwe
Olwaleero Ekitongole evunaanyizibwa kubiweerezebwa ku mpewo ki Uganda communicate commission UCC .nakyo kivuddeyo nekiwera ennyamba zaabano omuli ENKUDI, OKWEPIICA OMUNIO DOOZI wamu ne NNYAMA ,obutaddamu kuzannyibwa kumukutu gw'onna ogw'ebyempuliziganya olwebigambo ebimokkola ebizibu.
UCC egaanye abantu okuddamu okukubaganya ekirowoozo kunnyimba zino.
Akakiika ka Uganda National Cultural Canter UNCC .kaali kaayita abakulu bano bewozeeko kunnyimba waabwe wabula nebagaana okulumya yo
Congs


No comments:
Post a Comment