Abantu e China yatandise okubba ettaka ku bank zaayo nga balitunda ,
Abantu ebatunda ettaka lino bagamba nti lirimu emikisa era nga buli aligula naliteeka ewaka mbu lireeta obugagga .ligoba ebisiraani wamu nokugoba eddogo lyonna !!
Bank ttaano zezisinze okuyolebwako ettaka lino lino okuli industrial and commercial bank of China, Agricultural Bank of China, Construction bank ne communication bank .
Abamu yatandise okulitundira kumutimbagano nga buli kaveera ka dollar 120$ .
No comments:
Post a Comment