Ekitongole ky'omusamalia omulungi ne kye by'obulamu mu office y'omulabirizi We luweero bishop kissekka W. bidduukiridde omusawo eya jjiirwa ebintu bye byonna wiiki ewedde ,munnabbambula w'omuliro eyakwata ennju ye ey'okumulimu ku ddwaliro by'obulabirizi erya Bukatira Health Center 3 .
Omusawo Ono Brendah yali agenze kujjanjaba mulwadde ekiro,omuliro negukwata ennyumba ye nga kiteeberezebwa nti omuliro guno gwava ku candle gyeyali alese nga eyaka .
Mukumusaasira ,abakulu bano nga bakulembeddwamu Rev .William Mirimu basabidde omusawo Ono essaala ezimugumya ssaako n'okumuwa ebintu ebijozesebwa mubulamu obwabulijjo .
Bano kakubirizza abantu bulijjo okubeera nomutima okuyamba abalala naddala abo abali mubwetaavu nti bano bebanatuuka mubwakabaka bwa katonda. Era nebakubiriza nabantu obutaleka candle nga zaaka munju ,nga batambuddemu oba nga beebase.
No comments:
Post a Comment