Omulabirizi Afulumizza Ababuulizi 43 Mu Luteete Bible College ~ LUWEERO ONLINE RADIO

Omulabirizi Afulumizza Ababuulizi 43 Mu Luteete Bible College




 LUWEERO 

Libadde ssanyu ,Omulabirizi we Luweero Wilson Kisekka  bwabadde okulembeddemu okutikkira wamu n'okufulumya ababuulizi 43 abamaze okutendekebwa mussomo ly'obuweereza (certificate in Christian ministry and lay Reader's course) ku ttendekero lya Luteete Bible and Development college. 

Omulabirizi ajjukiza abatikiddwa nti okunywerera kumulimu gwabwe ogw'okuweereza omukama.

Era omulabirizi ,bano abasindise bagende babuulire enjiri mubiro ebisaabira n'ebitasaanira nga ajulizza mu bbaluwa    second Timoth (4:1-3)

Bbo abatikkirwa baweze nga bwebagenda okuweereza omukama n'ensi eb'ewuunye  .

Ettendekero lya Luteete Bible and Development college, litendeka ababuulizi , abasomesa ba Nusery Ne primary wamu n'emisimo gyemikono     

        

No comments:

Post a Comment